LYRICS: BURNEY MC aka BANA – “Walk to Work” (LUGA FLOW ARMY)

bana

Listen to Walk to Work by Bana on reverbnation.

You can read his interview here.

Walk to work
Bana Mutibwa
hook by Anna.

Lyrics:
Intro

Keep on going you just gotta fight it,
Bana Mutibwa
keep on going cause it’s not too late,
Luga Flow Army
you can’t back down, you can’t back down. (Toyinza duvamu tukyayinna okutambula)
Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s never too late, you can’t back down, you can’t back down.

Verse I

Nandigambye nkyabibuza, ebibuuzo
Naye ate Answer zenina omutwe gukyaziwunza
Bakyabituuza, ebimeeza byabwe otuteseza ebitussa
Bakyatulinza, Nomunaku k’alina nako bakyakafunza
Bakyatuzunza, gwebasenze e’naguru anaddawa nkubuza
Bakyatulwaza, gendako malwaliro otegeere kyenkubuusa
Ate bakyatutiisa tear gas
Government e Kampala efuuse y’abassi
Efuuse y’ababbi, tekyali y’abantu
N’abatuuze abagyilonda kati bagyesamba
Omuntu wabantu, ebeeyi y’ebintu
Akasente k’abantu n’emiwendo gya dollar
Amafuta gettaala mbu sukali bamussa
Tunakola tutya gyetudda yonna byekanamye.

Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s not too late, you can’t back down, you can’t back down. Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s never too late, you can’t back down, you can’t back down.

Verse II

Amazima gange g’agano kati nteeka
Ki mba kulimba e\kituufu ate nenkikweka
Ki omusuubuzi abikooye okuggala eduuka
Ki abalamuzi nabo batuguza etteeka
N’batukuba empiso batukubya Ssungu
N’abasomesa basomessa zi answer enfu
Ne City Square enaku zino entiisa Lwaki Olara Otunu ye yakubwa amazzi
Ki Arinaitwe akoona eggaali ya Kizza
Ki musanvu muntebe ye yekka y’atuula
Idi Amin ne Obote nabo era b’agenda
Owa police ki ankuba nga munda y’akaaba
Kuba ebitunyiga bibanyiga ki b’egaana
Ne batuuni ajigalula nga y’ekaanya
Ki akayimba bwekati ko teli azannya
Ye lwaki bwenkayimba bwebati mwe mwewunya

Chorus

Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s not too late, you can’t back down, you can’t back down. Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s never too late, you can’t back down, you can’t back down

Verse III

”Ekyitutambuza bisale bya transport
Silwakuba nze lodi lodi ey’esala essuuti
Enaku zinno amabanja g’akuba koodi
Budget b’asoma naye ate yandeka era ntyo ”
”Ffe ekitutambuza ghetto military base
bu red top b’ayiye ki bunjokya faalu
naye enaku zinno olubeyu gundi lwa mbwa nnyo
kyoka takke nzikuba ate ne mulo ye wabbula”
”Ffe ekitutambuza kabeeyi konna ka bintu
nga mamma owewaka alina otooba okuza omwana
kuba enaku zino emiwendo gyonna gy’ezobye
budget basoma naye ate yandeka era ntyo”
’Ffe ekitutambuza batwongere amamotoka amapya
ffe tubaletera ebiteeso byonna ebyabantu
kuba enaku zinno prado gyenvuga endwiisa
afazaali bandiyanguyiza otuusa zi hummer”

Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s not too late, you can’t back down, you can’t back down. Keep on going you just gotta fight it, keep on going cause it’s never too late, you can’t back down, you can’t back down x 2

Outro

(Enkyukakyuka bwejja, tutambula tukumba
Tugeda maso gy’eli tujisange ng’abatuuze
Nonya kwagala edembe Liliwa
Akamwenyo n’essanyu obulyake bwebukyanzita
WALK TO WORK) x2

UPDATE – 12 January, 2013: Check out Bana’s new local/international-inspired music video, “All for Luga Flow” off his new mixtape “Uganda Passport”

All for Luga Flow by Bana (Youtube)

Advertisements

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s